Eklesia yaba Orthodox eri mu keetalo okwetegekera okukyaza omutukuvu
Eklesia yaba Orthodox eri mu keetalo okwetegekera okukyaza omutukuvu Paapa Patriarch Theodore's II omulungi ogw'okubiri mu Uganda. Kati bano bagamba okukyala kuno kujjidde mu kaseera nga eggwanga lyetaaga okusabira emirembe naddala nga ly’olekera akaseera k’okulonda aka 2026. Omutukuvu Paapa olwaleero atuuse mu ggwanga ly’e Kenya olunaku olwaleero nga wano asuubirwa okutuuka nga 18 omwezi guno.