E Kakiri bafunye amazzi
Minista wa Gavumenti ez’ebintundu Raphael Maguezi akubirizza abantu okukozesa obuweereza obubasemberezebwa okulaba nga bakyusa embeera z'obulamu bwabwe. Okwogera bino minister abadde atongoza amazzi agapikibwa bomba ezeyambisa amanyi g'enjuba agaweereddwa abantu b'e Bukalango e Kakiri mu district y’e Wakiso.