E Lubaga bayisizza embalirira
Abakulembeze mu gombolola y’e Lubaga banyiikavu eri olukiiko olukulu oludukanya kampala, nga bagamba nti bano tebafaayo ku birowoozo byabwe bye bazze bateeka mu mbalirira eya buli mwaka gw’ebyensimbi.
Bano banokoddeyo omwala gwa Nalukolongo gwe bagamba nti buli nkuuba lw’etonya amazzi gayingirira abantu babwe- kyoka nga buli lwe baggussa mu mbalirira tegufiibwako
Bino babyogeredde mu lukiiko mwebakanyiriza ku byebaagala biteekebwe mu mbalirira y’omwaka