Eby’okwerinda binywezeddwa okwetoloola e kibuga Kampala
Eby’okwerinda binywezeddwa okwetoloola e kibuga Kampala naddala mu bifo awategekeddwa ebikujjuko n’okusaba kw’okuyita mu mwaka. Eno wayiiriddwayo abasirikale okuva mu bitongole ebikuuma ddembe ssaako okuggala amakubo ag’enjawulo okwewala obumenyi bw’amateeka. Bbo abantu bakyagenda mu maaso n’okweyiwa mu bifo bino.