Enguumi enyoose: Bannakibiina ki NUP balonze e Kayunga
Enguumi enyoose mu bannakibiina ki NUP e Kayunga nga balonda abakulembeze b’ekibiina kino mu disitulikiti eno.Kino kivudde ku bawagizi b’enjuyi ez’enjawulo ezibadde zesimbyewo okuva mu mbeera nebalwanagana.Bannakibiina bangi basigadde bakukkuluma olw’embeera eno eyayoleseddwa mu kulonda bukulembeze baabwe.