Enjega y'e Kiteezi: Ba kansala bagamba bulagajjavu bwa KCCA
Kanso ya KCCA etude enkya ya leero obuzibu bw’okuyigulukuka kwa kasasiro e Kiteezi bakutadde ku bakulu ba kitongole kino abaasukka obulagajjavu.Bakansala bagamba baali baalabula dda abakulu bano kubuzibu obuyinza okubaawo olwa kasasiro ono okujjula mu kifo kino.