Nasser Mubonde alojja abantu abamuyiira Acid
Nasser Mubonde alojja abantu abamuyiira Acid eyabulako katono okumukkiriza ezira kumwa - ono alumiriza abantu beyali agugulana nabo ku ttaka okuba emabega w’ekikolwa kino. Kati oluvanyuma lw’okulongoosebwa emirundi 20 nga kati agenze atereera wadde obuwanana bw’ensimbi bugenze.