NEMA ekutte ababadde bakomyewo mu Lubigi n'ebatwala ku poliisi n’obuyumba bwabwe ne bumenyebwa
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bwe Nsi ki NEMA nga kiyambibwako ebitongole ebikuuma ddembe, bazzeemu okulwanagana n’abantu abaali baagobwa mu Lubigi ababadde bakomyewo. Bano, babakutte ne babatwala ku poliisi n’obuyumba bwabwe ne bumenyebwa.