NFA ekangamudde KCCA olw'ettaka
Ekitongole ekivunanyizibwa kukukuuma ebibira mu ggwanga ki National Forest Authority-NFA kikawangamudde bwekitegeezezza nga ettaka KCCA lyegamba nti yakula e Buyala mu district y'e mpigi bweriri ery'ekitongile kino Okusinziira ku akola nga akulira ekitongole kino ki NFA, bafuna amawulire agakwata ttaka KCCA lyeyagala okugula mu kifo kino era nebalabula kyokka bbo nebagenda mumaaso nokugula ettaka lino KCCA egamba ettaka yalifuna mu makubo matuufu.