Okulwanagana mu NUP: Kansala we Lusaze anyiga biwundu
Poliisi e Lubaga etandise okunoonya abavubuka abagambibwa okukuba kansala we Lusaze Moses Mboowa akawungeezi k’eggulo. Bino byabaddewo nga bannakibiina ki NUP bali mukwewandiisa nga bamulumiriza okubalyamu olukwe.