Okutumbula eby'ensoma by'abayizi: Manya embeera mwe balina okusomera
Kizuulidwa nti okubbulula eby’enjigiriza mu ggwanga tekikoma ku bye nsoma byokka wabula n’embeera abayizi mwebasomera nga mwotwalidde n’endabika y’ebibiina.
Kati abakugu mu by’enjigiriza basabye minisitule bulijjo okukakasa nti ebizimbe omusomera abayizi bituukana n’omutindo nga tebannaba kuwa masomero License.