Omuzadde atabuse: Omwana eyabula okuva ku ssomero talabika
Waliwo abazadde abatadde essomero ku ninga lw’omwana wabwe okubala e Kanoni mu disitulikiti y’e Lwengo.Omwana ono yabula kuva mu mwezi gwa kuna okuva ku somero li Royal Kindergarten.Bbo ab’esomero nabo bakkiriza nti omwana yabula naye tebamanyi wa gyeyalaga.