Paapa owa ba Orthodox asiimye abakyala ku ssemazinga wa Africa
Bannalwemiyaga bakungaanye ku kisaawe e Lwemiyaga okwaniriza omutukuvu Paapa owa ba Orthodox Patriarch Theodore II owa Alexandria. Ono asiimye abakyala ku Ssemazinga wa Africa olw’okukwata omumuli gw’enkulaakulana.