Ssaabasaja Kabaka wa Buganda Asiimye nalabikako mulubiri
Ssaabasaja Kabaka wa Buganda Asiimye nalabikako mulubiri lw’e Mengo, okugalawo omwaka 2024, n'okuggulirawo Abantu be omwaka omugya ogwa 2025. Eno Abantu kata baffe essanyu, bwebakubye eriiso Ku mutanda. Kino bibadde mu bikujjuko by’enkuuka ebibaawo buli mwaka mu Lubiri e Mengo.