Akwanaganya essomero ly’ebyobukulembeze ery’ekibiina ki NUP Doreen Kaija akitegedde lwaleero nti aludde nga anoonyezebwa ku misango gy’okuddukanya essomero eritali mu mateeka nga n’ebikolebwayo tebimanyiddwa gavumenti. Ono yawambibwa ku Sande ewedde okuva mu manage e Kinawataka- Mbuya ab’ebyokwerinda era abantu be tebasooka kumanya gy’atwaliiddwa. Ono azzeemu kulabikako lwaleero mu kkooti y’e Kawempe nga aggulwako omusango ogwo beppo n’ogw’okwenyigira mũ dduyilo w’ekinnamagye.
Doreen Kaija kkooti emugguddeko emisango, emusindise Luzira
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found