Fuso y’amanda egwiridde mmotoka ya buyonjo, omu afudde e Nabweru
Waliwo omusomesa w'ettendekero lya University of East Africa, afiiriddewo oluvannyuma lwa mmotoka ekika kya FUSO ebadde yeetisse amanda okugwira z'ombi n'ezikwata omuliro
Bino byabadde Katooke gombolola ye Nabweru mu munisipaali ye Nansana akawungeezi kajjo.