Okwetegekera ebigezo:Amasomero gasiibye galun’gamya bayizi ku binaagobererwa
Olwaleero wabaddewo okulungamya abayizi abalindiridde okukola ebigezo byabwe ebyakamalirizo ku birina okugoberwa
Tutuuseeko mu masomero agenjawulo abayizi gye basabiddwa okwewala okwenyigira mu kubba ebigezo.