ZUNGULU: Omwaka guno gutandikiddewo okulaga nti gujja kubaamu entalo nnyingi
Omwaka guno gutandikiddewo okulaga nti gujja kubaamu entalo nnyingi ez'ebyobufuzi nga n'oluguddewo lwe lwa Mujahdeen Ssanya ne Full Figure nga buli omu awera nga bwe butayinza kukya n'ayagala munne.Obwavu nabwo obutandikiddewo, kati buwalirizza bavubuka okwekolako befuule abakazi banoonye bebakuula.Ebyo n'ebikirawo mu ZUNGULU.