Abantu mukaaga batiddwa n’amasasi mu Kampala
Tukitegedde nti abantu 6 be bakubiddwa amasasi agabaggye mu budde mu kibuga Kampala akawungeezi ka leero.Adamu babakubidde ku ssundiro ly'amafuta aga Total ku luguudo Accacia abalala ku Mwanda road. Abeerabiddeko n'agaabwe batubuulidde abagenzi bazze bawonderwa abantu ababadde mu ngoye eza bulijjo era poliisi etubuulidde nti bano babado nolukwe lwokubba banka emu.