Abatuuze e Buikwe batutte munnaabwe ku poliisi nga bamulanga kutuluganya bamu makage
Abatuuze e Buikwe bakkakkanye ku munnaabwe nebamutwala ku poliisi nga bamulanga kutuluganya bamumakage awatali kwawula mwana na mukyala. Bano batubuulidde nti nabo bwebajja okutaasa nga nabo abatwaliramu nga okumutwala mu b’obuyinza baabadde bakooye ebikolwa by’omusajja ono.