EMPAKA ZA YUNIVAASITE: Nkumba 1:1 Uganda Martyrs
Nkumba University ne Uganda Martyrs University bagudde maliri ga 1-1 mu luzanyo olusooka olwa Quarter Final mu mpaka za University Football League.Ismael Lubega yeyasose okutebela Nkumba University mu kitundu ekisooka . Akbal Ssentongo yatebede Uganda Martyrs University goolo eye'kyenkanyi mu kitundu ekyokubiri.Tiimu ziino zakuddamu okwezanya mu luzanyo olwo'kubiri nga 5 March.