Essaza ly’e Gomba lironze akakiiko akapya
Oluvanyuma lw'obwakabaka bwa Buganda okufulumya enteekateeka z'empaka z'amasaza ez'omwaka guno, Essaza lya Gomba litongozza olukiiko olugenda okutwala ttiimu yaabwe mu maaso. Akakiiko kano kakulemberwa Andrew Musasizi, era ng'ogwako gwakuyambako ttiimu yaabw eyomupiira okukola obulungi mu mpaka zino .Sizoni weeded Gomba teyava mu kibinja mu mpaka z’amasaza nga gumulundi guno baagala kweteekateeka nga bukyali .