Essomero lya Nakyekoledde; abayizi basomera ku bunkenke
Abazadde n'abakulembeze mu ggombolola y'e Lubaga beraliikirivu olw'embeera ebizibu by'essomero li Kasubi Family Primary School oba Nakyekoledde gye lirimu.Lino waliwo abantu abaalimenya n'ekigendererwa ky'okusengulirawo akatale k'e Kasubi akaali ku bitaala ng'oluguudo olwo lutekateekebwa okuddabiirizibwa.KCCA atubuulidde nti essomero lino erirowoozako era etakaateka okuliddabiiriza.