OBUKUGU MU BYA KOMPYUTA: E Buddo waliwo ekifo abatuuze we basomera ku bwereere
Waliwo abatuuze mu bitundu bye Buddo abasobodde okukyusa obulamu bwabwe olw'okusomesebwa ebya Kompyuta ku bwereere. Enteekateeka eno kkampuni y'abamerika ey'ebyempuliziganya ezimba emirongooti y'egiwomyemu omutwe mu ngeri y'okubaako ky'ekolera abatuuze b'ekitundu w'eba ezimbye omulongooti.