Obuzira bwa maama wa Ssegirinya, luuluno olutalo lw’azze alwana okumutaasa
Okuviira ddala mu kaseera Muhammad Ssegirinya lweyakwatibwa naggulwako emisango gy’okutta abantu mu bendobendo lye Masaka nga ali wamu ne munne Allan ssewanyana , nnyina Justine Ssanyu Nakajumba abadde musaale mu kumulwanirira. Nebwayateebwa nga mulwadde , maama ono atabadde amalwaliro gonna okugezaako okutaasa omwanwe , newankubadde tekisobose.Anyumwa olugendo lwe mu kutaasa omusaayigwe.