Okulonda obukulembeze bw'omuzannyo gw’okubaka kwengedde
Akakiiko akatekateeka okulonda kwabesimbyewo ku bifo eby'enjawulo mu Uganda netball Federation kasiibye kekenenya empapupula zabesimbyewo okusunsulamu abo abasaniddde okwesibayo.Abayisewo mu kakunguntta olwaleero bebagenda okutunka mu kalulu akanakubwa mu tabamiruka w'ekibiina kino nga 26 omwezi guno e Lugogo.omusasi waffe awayizamu ne Moses Mwase akulira akakiiko akatesitesi nabyo.