Olutalo mu ggwanga lya Congo, aba M23 bawambye ekibuga Goma
Bwetutandululako ku bigere ku muliraano wano mu ggwanga elya Congo abayeekera ba M23 bawambye ekibuga Boma ekisangibwa mu Province ya North Kivu ekiwaliririzza abantu abasukka mu mitwalo ataano okukyaamuka. Omukulebeze wa Kenya William Ruto era nga ye ssentebe w’omukago gw’amawanga g’obuvanjuba bwa Africa ayise banne bateese ku kulwanagana kuno mu saawa 48 zokka okuva leero. Tekinamanyika oba abayeekera bano balina obwetaavu bwokwongera okuwamba ebitundu ebirara eby’eggwanga lino.