PADDY SERUNJOGI (SOBI): Aziikiddwa e Masaka
Paddy Sserunjogi abadde amanyiddwa nga Sobi aziikiddwa olwaleero mu bitundu by’e Masaka. Kyokka abakulembeze mu ekereziya katolika bagaanye okumusabira era paasita okuva mu nzikiriza y’ekirokole yakulembedde okumusabira. Katurabe ebibadde mukuziika Sobi.