Ruth Meeme eyaliko omuzannyi w'okubaka ku She Cranes aweereddwa okumyuka omutendesi
Ruth Meeme eyaliko omuzannyi w'okubaka ku ttiimu y'eggwanga the She Cranes, yalangiriddwa ku bumyuka bw'omutendesi wa ttiimu eno ng'eri mu kwetegekera empaka za Nations Cup ezigenda okuyindira e Bungereza omwezi ogujja. Meeme waggyidde ku ttiimu eno abadde mutendesi era nga muzannyi wa Club y'okuba eya Uganda Prisons Tuwayizzaamu naye natubuulira byatunuulidde.