UPDF esabye buwumbi okulwanira mulutalo e South Sudan
Eggye ly'eggwanga li UPDF lyagala obuwumbi asatu mu mwenda zibayambeko okuvugirira abajaaasi abaatwalibwa mu ggwanga lya South Sudan ku ntandikwa y'omwezi guno okukuuma e mirembe. Okwogera bino abakulu mu minisitule y'ebyokwerinda nga bakulembeddwamu minisita abatwala Jacob Oboth Oboth babada balabiseeko mu kakiiko akolondoola ebyokwerinda okwanja bajeti yaabwe ey'omwaka gw'ebyensimbi ogugya 2025- 2026.