Wabadewo okuwanyisiganya ebisongovu wakati wa bakansala mu lukiiko lwa makindye Ssaabagabo
Wabadewo okuwanyisiganya ebisongovu wakati wa bakansala mu lukiiko lwa makindye Ssaabagabo bwebabadde ba londa obukiiko obwenjawulo okuddukanya emirimu gya munisipaali eno. Obuzibu buvude ku bakansala abamu okwemulugunya ku bululu nga bagamba bubiddwa era olukiiko ne lukyankalana.