Wuuno eyakwanye musajja munne nga alowooza mukazi
Waliwo omusajja atutte omuvubuka mu kakiiko ke kyalo Kya Kazo central zone II mu gombolola ye Nansana nga amulanga kumukwana kyoka olwamutusiza ewaka nga musajja munne. Riyan Komugisha owe mwaka 18 yatwaliddwa ku Lc oluvanyuma lwokumusanga nga musajja kyoka eyamukwanye nga alowooza mukazi.