Empaka eziggulawo omwaka mu kalenda y'emmotoka z'empaka zigguddwako
Empaka eziggulawo omwaka mu kalenda y'emmotoka z'empaka zi National Rally Championship zigguddwako akawuuwo olunaku olwaleero e Mbarara. Empaka zino zisuubirwa okubeera ezebbugumu ennyo okusinziira ku kibiina ekifuga omuzannyo guno.