Mmotoka z’empaka:Abavuzi beesunga Busiika
Dereeva wa motoka z'empaka Omar Mayanja wakuyingira ensiike mu mpaka za champions sprint ezigenda okutunkira e Busiika ku boxing day nga anonya buwanguzi bwangule y'omwaka mu lw'okano lwa national sprint championship.Mayanja mukisera kino asibaganye ne Ronald Ssebuguzi mu kifo eky'okubiri nga bombi balina obubonero munana.Atubuulidde engeri gye yetegekeddemu empaka zino.