Abakulembeze e Wakiso bagamba, gav't teyambye abakosebwa okubooga kwennyanja
Ababaka b’e wakiso bagamba gav’t teyambye bantu bakoseddwa mazzi oluvanyuma lw’okubooga kw’enyanja.
Bagamba abantu batuuse n’okukwatibwa n’eddwadde olw’embeera embi gyebawangaaliramu.
Bano babadde mu kulambula ebitundu eby’enjawulo ebikoseddwa okubooga kw’enyanja.