Mu bulamu, omusawo annyonnyola ekireeta Stroke n’engeri y’okugyewalamu
Obulwadde bw’okusannyalala kw’omubiri kiyite “Stroke” kigongobazza abantu bangi nga n’abamu baluguzeemu obulamu - kino kireesewo ebibuuzo ku kiviirako obulwadde buno. Mu bulamu olwaleero, omusawo anyonnyola ekireeta Stroke n’engeri y’okugyewalamu.