Mu manya amateeka, tugenda kumanya ku ngeri bannansi gyebakwatibwa nebaddizibwa okwaboobwe
Mu manya amateeka olwaleero, twogeddeko ne bannamateeka ab’enjawulo okunyonyola ku nsonga ez’enjawulo, ddi era lwaki bannansi basobola okuddizibwa okwaboobwe singa bakwatibwa mu mawanga ag’ebweru. Okukola emboozi eno kivudde ku biyiting’ana olwa bannayuganda abazze bakwatibwa ku mawanga g’omuliraano.