Poliisi etandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omuliro ogusanyizaawo ebintu mu Katale k’e Kalerwe
Poliisi etandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omuliro ogusanyizaawo ebintu by’abasuubuzi abakolera mu katale ka St. kizito ku Kalerwe ogwakutte mu kiro ekyakeeseza olwaleero. Ebintu byabukadde bisanyiziddwawo era poliisi eriko abavubuka abasoba mu 14 beekutte ababadde babba ebintu.