Zungulu; John Katumba akutte abantu omubabiro n'enjogera ya "Katumba Oye!!!"
Katemba ali mu by'okunoonya akalulu buli wiiki eggwaako eba yeeyongedde. Ab'akakiiko k'eby'okulonda baliko n'ebbaluwa gye bawandiikidde poliisi nga bagisaba ekomye okuyiwa enkung'aana kasita zibeera mu bifo ebiragiddwa naye kirabika, buli DPC balina okumukolerayo photocopy yye mwennyini ebbaluwa agyesomere abitegeere