Akeediimo mu Elegu; abavuzi ba mmotoka z’ebyamaguzi bakyalemeddeko
Kyaddaaki waliwo enzikiriziganya ezitukidwako wakati wabavuzi b’emmotoka z’ebyamaguzi eziyingira eggwanga lya south sudan okuva mu uganda nabakulu abavunanyizibwa ku nsonga eno mu ggwanga lya South Sudan.Kyokka abavuzi b’emmotoka zino balemeddeko nti ssibakusimbula mmotoka zzino okutuusa ng’ebikirizidwako bitereddwa mu nkola.