Dr. Kizza Besigye; Biibino ebimu ku byamwawukanya ne gav’t eri mu buyinza
Dr Kizza Besigye eyakulirako ekibiina ki Forum For Democratic Change era navuganya ku bwa Pulezidenti emirundi enna kyoka nga awangulwa, yakamala emyaka 25 ng’ali ku mbiranye ne gavumenti gyeyalwanirira okuleeta mu buyinza mu mwaka 1986.Mu mboozi eno katukujjukize ezimu ku ensonga ezaviirako Kiiza Besigye okwekyawa n’ayawukana ku mugendo.