Namagoye eyalwala kkookolo adduukiriddwa
Oluvanyuma lw'okukulaga emboozi ya Paul Masagazi nga ono Namagoya omutuuze w'e Ntebe eyali avunda oluvanyuma lw'okulwala kokolo , waliwo abazira kisa abamudduukiridde. Aba Matayo Foundation bebaduukiridde masagazi n'ebyokulya okumuyambako okufuna obujanjabi. Bano bagamba nti singa masagazi aduukirirwa mu bwangu asobolera ddala okuwona.