Omulimu gw’okulenga akaboozi abagulimu e Njeru batandise okusomesebwa
Abakulembeze mu district y'e Buyikwe batandise kaweefube w'okujja ba nneekolera gyange ku nguundo zonna mu district eno, nga batandise ne bamalaya abakolera mu munisiipali y'e Njeru. Bbo bamalaaya abakkiriza okusuulawo omulimu guno, bagamba baagugendamu lwa butaagaane wabula nga nagwo mpaawo kalungi ke bagufunyemu.