Gav't yakuteeka amasanyalaze g'amanyi g'enjuba mu masomero
Gavumenti ebakanye ne kaweefube w’okubunyisa amasanyalaze g’amaanyi g’enjuba mu masomero gaayo naddala ag’omubyalo. Bino by'ogeddwa minisita w'eby'enjigiriza ebyawaggula JC Muyingo bwabadde atongoza enteekateeka eno ku ssomero lya Baalibaseka Sinior Secondary e Kakiri mu Wakiso. Bo abasomesa basiimye enteekateeka eno.