Abatyoobola eddembe ly’emere, bakugu baagala watekebwewo etteeka
Abakugu muby’endya baagala watekebwewo etteeka erivunaana abantu abatyoobola eddembe ly’emere. Bagamba nti abantu abasinga balya emmere n’ebafuukira ey’obulabe - okwogera bino babadde mu kukuza lunaku lwa ddembe ly’e Mmere.