Ministitule y'eby’ettaka etongozza enkola y'okweyambisa omutimbagano
Ministitule y'eby’ettaka etongozza enkola y'okweyambisa omutimbagano mu Wakiso omuntu okulondoola ensonga z'ettaka gyebatuumye "ONLINE INFORMATION LAND SEARCH PORTAL" Kino kyakuyambako abantu okuzuula amangu ebikwata ku ttaka lyabwe bawone okubibbwa - minisita omubeezi ow’ebyettaka Sam Mayanja yatongozza enkola eno mu Wakiso.